Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
n’ababaka ba palamenti batulumba – bayizi
December 13, 2018 · Mubiru Ali
Ababaka abatuula ku kakiiko akateekebwawo okulondoola okukukabasanya
abayizi mu matendekero olunaku lweggulo kyabaweddeko abayizi bwe
bakawangamude nti Ababaka kati bebakutte akati nga bangi mu Palamenti
tebakyatuulayo amakanda bagasimba Makerere University kuswaama bawala.