Mwewale okugulirira Ababaka okubalonda – Sipiika Among

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Sipiika wa Palamenti Anitah Among enkya yaleero akubye olukiiko lwa Bannamawulire nabannyonyola ku nteekateeka ezikoleddwa ku kalulu k’Ababaka abagenda okukiikirira Yuganda mu EALA. Ono alabudde abesimbyeewo okwewala okugulirira Ababaka okubalonda kuba tekikirizibwa mu kulundo. Ono abategeezezza nti bakirize ebyo ebiri mu Manifesito zaabwe bibeyimirire.

Share.

Leave A Reply