Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 523 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Mwewale ennyimba z’ebyobufuzi nga okulonda tekunatuuka

May 20, 2019 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku kikulu ky’abantu n’obuwangwa Peace Mutuuzo avuddeyo nalabula abayimbi bonna abatandise okukola ennyimba z’ebyobufuzi nga ekiseera ky’okunoonya obululu tekinatuuka. Minisita agamba nti kino kirina kukolebwa mubudde bw’okunoonya akalulu bwokka nga kino kibaawo oluvannyuma lw’emyaka etaano ng’okulonda kuwedde.