Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 295 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Mwenyigire mu byobulimi muve mu byobufuzi

April 4, 2019 · Mubiru Ali

Hon. Vincent Ssempijja nga ye Minisita w’obulimi obulunzi n’obuvubi wamu n’omubaka omukazi owa Disitulikiti y’e Kalungu mu Palamenti Aisha Ssekindi balaze obwennyamivu olw’abamu ku batuuze abagayariridde okukola ne badda mu ntalo z’ebyobufuzi ezitabagasa, ekiyinza okuzza ekitundu kyabwe emabega mu by’enfuna.
Bino babyogeredde mu lukungaana lwebakubye okusisinkana abalimi e Lukaya nebasaba abalimi okujjumbira obulimi naddala obw’emmwaanyi nti nga wakyaliwo omukisa gwa Gavumenti okubakwatizaako mu byetaagisa basobole okwegobako obwavu.