Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 308 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Mwekuume nga muli balamu ate mukole nnyo – Hon. Nsubuga

November 28, 2021 · Mubiru Ali

Omubaka wa Busiro North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon Nsubuga Paul Busiro North avuddeyo nakubiriza abantu ba Ssaabasajja mu kitundu kyakiikirira okufuba okulaba nti babeera balamu nga bekuuma ebirwadde eby’enjawulo ate n’okukola ennyo. Abakubirizza okwewala ekirwadde kya mukenenya kuba gwemulamwa gw’emisinde gya Kabaka egyamazaalibwa egy’omwaka guno.