Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Mwebale nnyo Ababaka abantaddemu obwesigwa – Hon. Asuman
March 25, 2022 · Mubiru Ali
Hon. Asuman Basalirwa; “Neebaza nnyo Ababaka mwenna abawaddeyo obudde bwammwe okwetaba mu nkola eno eya Demokulasita. Neebaza Ababaka 66 abantaddemu obwesige olwokungonnomolako ekitiibwa kya Sipiika ow’ekisiikirize wadde nga tekiriiwo mu mateeka.”