Mwe mwagala ebirungi mugumire omusolo – Omubaka Waluswaka

Omubaka wa Bunyole West nga wa kibiina kya NRM James Waluswaka agamba nti muleme kufuula Babaka bajega, bakayisa etteeka ly’omusolo ku Social Media ne Mobile Money ate mubagamba nti bakomewo baliggyewo. Mukigumire yadde nga kinyigiriza kuba mwe mwagala enguudo ennungi, amalwaliro, eby’obulamu n’ebirala bingi ebiri ku mulembe.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
abavunaanibwa ogw’okutta kaweesi baleeteddwa mu kkooti