Breaking
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 139 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
News

Mwalonda bubi kyemuva muli mu kibululu – Pulezidenti Museveni

June 28, 2024 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Muli mu kibululu kuba mwalonda bubi abakiise bammwe; mwalonda National Unity Platform. Kati nina okwetikka omusaalaba gwammwe okubawa amasanyalaze.” Bino Pulezidenti yabigambye batuuze b’oku Kalerwe ku luguudo lwa Northern Bypass bweyabadde ava okujaguza amazaalibwa ga Mukyala we Janet Kataaha Museveni ag’emyaka 76 agabadde ku ssomero lya Uganda Women’s Effort to Save Orphans – UWESO e Masuulita mu Disitulikiti y’e Wakiso olunaku lw’eggulo.