Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 183 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Mwagale eggwanga lyammwe okusooka – Ssaabaminisita Nabbanja

February 27, 2022 · Mubiru Ali

Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister; “Mu bubaka bwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni obwantikiddwa mu kuggalawo omusomo gw’okwagala eri abakozi mu Ministry ya Public Service ogubadde ku NALI e Kyankwanzi, Pulezidenti Museveni yakaatirizza omugaso gwamwoyo gw’Eggwanga kuba guleetera Bannansi okukulembeza ebiruubirirwa by’eggwanga okusinga obusosoze mu Mawanga.”