Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 451 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

mwagala enkyukakyuka oba ekirala nga kyekimu ? – Mbabazi

January 15, 2016 · Mubiru Ali

DebateAvuganya ku ntebe y’eggwanga ate nga yaliko Ssaabaminisita wa Uganda John Patrick Amama Mbabazi abuuza oba nga ddala bannayuganda baagala enkyukakyuka oba babongere ekirala naye nga kyekimu .

Bino byebibadde ebiganbo bye ng’atandika ku katuuti k’ebyobufuzi ak’awamu ak’abavuganya ku ntebe y’eggwanga akabumbujjira ku Serena Hotel mu Kampala omwetabidwa abeesimbyewo ku bwa Pulezidenti musanvu nga owomunaana talabise nga ye Yoweri Kaguta Museveni .