Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
MV Pamba ezzeemu okukola olwaleero oluvannyuma lw’emyaka 16
February 10, 2022 · Mubiru Ali
Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister olunaku olwaleero atongozza MV Pamba ku Port Bell, Luzira okuddamu okutambuza abantu oluvannyuma lw’emyaka 16. Eno yayimirizibwa mu 2005 olwokuba yali tetuukana namutindo n’obutaba na insurance cover. Eno yamazeewo obuwumbi 12 okudaabirizibwa okudda ku mutindo.