Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 437 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

MV Kalangala ezzeemu okusaabaza abantu

April 5, 2023 · Mubiru Ali
Kyaddaaki MV Kalangala ezzeemu okusaabaza abantu olunaku olwaleero oluvannyuma lwokumala ebbanga lyanaku 40 ngeddaabirizibwa. Eno esaabaza abantu wakati wa Lutoboka-Nakiwogo.
Eno ebadde yakoma okusaabaza abantu nga 24-February lweyatwalibwa okudaabirizibwa nga bwekirina okubeera buli mwaka. Okusinziira ku Sadala Musoke, Chief Executive Officer owa Nation Oil Distributors Ltd, agamba nti MV Kalangala yayonooneka ng’ebula wiiki 2 olunaku lwerina okudaabirizibwa. Ono agumizza abasaabaze abagikozesa nti bagirongoosezza bulungi era yakubatambuza bulungi mu biseera bya Easter.