Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 410 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Muyimirize okuzimbibwa kw’ekibanda ky’emotoka e Kololo – Sipiika

February 23, 2021 · Mubiru Ali
Omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo nalagira Minisita w’ebyettaka okuyimiriza okuzimbibwa kw’ekibanda ky’emotoka e Kololo. Kino kidiridde Omubaka wa Kasilo County Elijah Okupa okuvaayo neyemulugunya nga agamba nti Kololo kifo ekisulwamu nga okuteekayo ekibanda kijja kuleeta akalippagano k’ebidduka mu kibuga.