Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 243 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

muyanja akukulumidde ba nrm banne

March 22, 2019 · Mubiru Ali

Ssentebe w’akabondo k’ababaka ba Buganda Johnson Muyanja Ssenyonga yalumirizza abamu ku babaka banne mu kibiina ekya National Resistance Movement – NRM okumuseketerera eri Pulezedenti Yoweri Kaguta Museveni nti tawagira nteekateeka za kibiina.
Ssenyonga era asambaze ebyogerwa nti aze akotogera enteekateeka za NRM oba Gavumenti mu Buganda ekyaviridde akabondo ba NRM okutondawo akabondo ka babaka ba Buganda akalala nga kaaba NRM bokka.