Breaking
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza…. News: Liirino eggwanga lyabantu ngomusajja okuwasaayo atwala mitwe gya nte ne bamuwa omuwala singa gimulema okwanjula kuba kugaanyi. News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 356 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
News

Muyangwa yayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

June 13, 2023 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti y’eddaala erisooka Kalungi Doreen ayimbudde eyaliko omubaka wa Kawempe South, Munnakiibiina kya Forum for Democratic Change Mubarak Munyagwa ne banne abalala bana ku kakalu ka Kkooti ka kakadde kamu ak’ensimbi ez’obuliwo bulyomu n’obukadde busatu eri abo ababeyimiridde ezitali zabuliwo.
Wabula nga bano baakudda mu Kkooti nga ennaku z’omwezi 7/08 omwaka guno olwo bawoze nga bava waka.