Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Muwe Bannayuganda obukuumi

October 2, 2018 · Mubiru Ali

Ababaka ba palamenti basabye poliisi okwongera ku bukuumi eri bannansi kubanga bonna babwagala kyenkanyi .
Poliisi ku wiikendi yavuddeyo netegeeza nga bwewaliwo entekateeka ez’okutuusa obulabe ku bantu ab’enjawulo mu ggwanga , omuli Ababaka ba Palamenti n’abakungu ba Gavumenti.
Kino poliisi egamba nti kyakutuukawo nga ameefuga teganatuuka oba nga gawedde.
Ye Omubaka John Baptist Nambeshe owa Manjiya County ye agamba Poliisi eveeyo ebagambe nti abantu bano ebakutte so si kugamba nti ebalondoola kuba tekimala.