Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 349 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

muve ku nrm – bavubuka

January 15, 2019 · Mubiru Ali

Abamu ku bawagizi ba NRM baakedde kwezoba ne Poliisi ku wankaaki wa Palamenti bwebabadde bagezaako okuyingiza ekifuba Palimenti basisinkane Sipiika.
Abavubuka bano bagamba bawakanya eky’omubaka mu Palamenti ya Bungereza Dr. Paul Williams ne Bungereza yonna okweyingiza mu nsonga z’eggwanga lyattu Yuganda.