Breaking
News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 827 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Mutembuli bamwanirizza mu mizira e Butaleja

August 6, 2024 · Mubiru Ali

Waliwo ekibinja ky’abantu okuva mu Disitulikiti y’e Butaleja abeyiye ku nguudo okwaniriza Omubaka wa Bunyole East, Yusuf Mutembuli nga bamukirisa okuva mu kkomera e Luzira gyabadde ku alimanda kumpi okumala emyezi 2 ku misango egyekuusa ku buli bw’enguzi. Mutembuli n’Ababaka abalala okuli; Paul Akamba owa Busiki County n’Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Lwengo Cissy Dionizia Namujju bakwatibwa ku bigambibwa nti baali bagezaako okusaba enguzi ya bitundu 20 ku 100 okuva ku mbalirira y’Akakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission – UHRC.

#ffemmwemmweffe