Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Mutebile yalina emigabo mu National Bank of commerce
December 11, 2018 · Mubiru Ali
Ssenkulu wa Bbanka enkulu eya Yuganda Emmanuel Tumusiime Mutebile
yabuulidde akakiiko akavunaanyizibwa ku bitongole bya Gavumenti nga
bweyalina emigabo mu National Bank of Commerce nga tenaggalwa mu 2012
kyokka neyeegaana okwenyigira obutereevu mu nzirukanya y’emirimu gya
Bbanka eyo bweyali tennaba kuggalwa.