Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Mutayambe ku motoka z’abakungu – Kabushenga

Omukulu Robert Kabushenga avuddeyo ku mukutu gwe ogwa twitter; ” Uganda National Roads Authority ne Uganda Police Force, mbasaba muteekewo ‘lane’ nga zirina kukozesebwa ba Minisita n’Abakungu abalina emotoka ezibakulembera. Mbadde ntomeddwa emotoka ekulembera Hon. Sam Engola (Minister of State Housing) abakuumi be nebantiisatiisa n’okunkuba olw’obutamuviira mu kubo. Nabadde sirina wenzira kuba omugotteko gwabadde mungi.”

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort