Breaking
News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Ekitiibwa kya Buganda, kyoleka obutamanya, kuba Abaganda batemdereza Bajjajabwe abedda olwokulwa News: Amir Wamala, nannyini Amigo Farm Limited esangibwa ku Kyalo Rwanyangwe, mu Gombolola ye Kashongi, mu Disitulikiti ye Kiruhura bwabadde ayogerako News: Waliwo Ekika ngabantu baakyo batambuliranga mu kibinja ekyaviirako ebika ebirala okubekengera? Kimpe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 61 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Musunsule nga mubyogerwa – Katikkiro

May 10, 2021 · Mubiru Ali

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Muwulira ebyogerwa bingi ku mutimbagano, naye ffe nga abakulembeze tupimirwa ku bye tukola n’engeri gye tubikolamu. So si ku bitwogerwako. Ate era omukulembeze yenna ayogerwako. Kyokka ebiba biwuliddwa bisaana okugeraageranyizibwa n’ebyo ebiriwo era ebikoleddwa ate n’engeri gye bikoleddwamu. Bw’ogeraageranya ku byogerwa n’ebyo ebikolebwa, kiba kyangu okutegeera ekituufu.”