Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 836 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Musubiddwa okulaba ku nsala ya Kkooti Ensukkulumu – Oscar Kihika

March 7, 2021 · Mubiru Ali
TULI BASANYUFFU TWAWANGUDDE EKISANJA EKIRALA OKUBATEGEKERA EBISEERA BYOMUMAASO;
Akulira eby’amateeka mu Kibiina kya National Resistance Movement – NRM Oscat Kihika avuddeyo olunaku olwaleero; “Ffe nga NRM tuli basanyuffu nti Kyagulanyi aka Bobi Wine yasazeewo okuggyayo omusango gwe mu Kkooti Ensukkulumu. Era tuli basanyuffu nti twawangudde ekisanja ekirala kya myaka 5 nga tubategekera ebiseera byammwe ebyomumaaso wabula nsaasidde nnyo Bannayuganda olwobutafuna mukisa kulaba ku nsalawo ya Kkooti ku musango guno.”