Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Wolokoso ▶ UP NEXT Gasimbagane 10:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 1,257 listening Simba FM Live
wolokoso show photo

On Air

Wolokoso

Sula Nsiri - Kalebule

9:00 AM - 10:00 AM 9:00 AM - 10:00 AM

Musoosowaze ebiruma abalonzi bammwe – Lt . Col. Kulaigye

May 20, 2016 · Mubiru Ali

Omu ku babaka abakiikirra amagye mu lukiiko lw’eggwanga olukulu Lt. Col. Felix Kulaigye akubirizza babaka banne okukulembeza ensonga z’abantu baabwe bebakiikirira okusinga okwefaako bokka nabokka n’ebibiina mwebava .

Kulaigye agamba nti abantu basuubira bingi okuva mu babaka baabwe kubanga baabawa obuyinza okubakiikirira wabula ate kiswaza ababaka okudda mu byabwe bo  nebabeerabira .

Ayongerako n’okubakubiriza okusoma ennyo bagaziye kukumanya kwabwe kibayambeko okwanguyirwa okukola emiririmu gya Palamenti n’obukugu.