Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 254 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

musooke kutuula naffe – abasuubuzi mu ppaak enkadde

February 12, 2019 · Mubiru Ali

Abasuubuzi n’abakulembeze ba ppaaka enkadde basimbidde Gavumenti ekkuuli ku ky’okutandika okukulaakulanya ppaaka eno. Bano bawadde Kampala Capital City Authority – KCCA obukwakkulizo okuli; ak’okusooka okutuula okubabuulira abantu abali emabega w’entekateeka eno nga bagamba nti bafunye amawulire nti abamu ku bagagga abaagula poloti mu kifo kino baagala kweyambisa mukisa guno okubasengula mungeri emenya amateeka. Mu bukwakkulizo obulala mubaddemu okuteeseganya n’abasuubuzi okumanya ekifo ekituufu we banabasengulira singa banabeera babakubyeko ekibaati. Bino bibadde ku offiisi za LC ya UTC etwala ekifo okutudde paaka eno