Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Musonyiwe Poliisi banange – Hon. Kabagenyi

July 21, 2018 · Mubiru Ali

Rose Kabagenyi nga ono ye mubaka omukyala akikirira abakyala b’e Kisoro mu Lukiiko Olukulu olw’eggwanga avuddeyo n’asaba abatuuze b’e Kisoro basonyiwe Poliisi olw’ensobi ezakoleddwa nebakuba abantu babiri amasasi era nga kati bapookya nabiwundu mu ddwaliro lya St. Francis Mutolere.
Yasabye abatuuze okukolera awamu ne Poliisi naddala nga ekola ebikwekweto kubamenyi b’amateeka kibanguyize emirimu era nti ne Gavumenti yetegese okukolera awamu n’abantu mu mbeera yonna.