Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 73 listening Simba FM Live

musigansimbi yaweebwa atya ettaka lya Gavumenti

February 3, 2019 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku by’obulimi kazudde ebirumira mu ngeri musiga nsimbi gyeyawebwamu ettaka eriweza square Mile ezisukka mu 54 ku faamu ya gavumenti ey’e Maruzi esangibwa mu disitulikivi ye Apac.

Kino kidiridde abakulira eby’ettaka e Lira okutegeeza akakiiko ng’ettaka lino bweririna ebyapa bisatu ebyenjawulo ebirina okusooka okunonyerezebwako.