Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Museveni yetondedde Abakulisitaayo
November 5, 2018 · Mubiru Ali
Abakuuma ddembe ensangi zino bebali ku mimwa gya Banayuganda olw’engeri gyebatulugunyamu abantu, nga nabamu bakikola mu lujudde awatali kutya kwonna.
Omukulembeeze we Gwanga yasinzidde ku kanisa y’abatukuvu e Nakasero nakakasa nga bwagenda okukangavula bonna abali emabega w’ebikolwa bino era yetondedde Abakuristayo.
