Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 286 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

‘museveni nja kumuddamu ng’obudde butuuse’ – bobi wine

March 19, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine; “Ensaawa eno ebyokukola kwekola ebintu ebiyamba abantu bange, Yuganda erina ebizibu bingi nga eby’obulamu nnyo byenetaaga okulowoozaako era nga byetaaga okukolebwako mu bwangu abakulembeze okusinga okuwanyisiganya ebigambo ebitayamba.
Mubudde buno engeri gyendi muntu mukulu njagala ensonga enkulu zemba mpa amakulu. Museveni tujja kumuddamu obudde nga butuuse.”