Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 443 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

museveni kirabo okuva eri katonda – minisita bahati

January 29, 2019 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku kuteekerateekera eggwanga David Bahati avuddeyo nakunga abantu bakiikirira okuvaayo basiime abalwanyi abazira aba NRM abagenda mu nsiko okununula Yuganda kuba basindikibwa Katonda. Ono era yagasaako nti basaana okusiima Pulezidenti Museveni ku kirabo okuva eri Mukama Katonda ekitaliiko yadde okubuusabuusa.
Bahati agamba nti wakukunga abantu bamweyungeko okusikiriza Pulezidenti Museveni okuddamu yesimbewo mu mwaka 2021 olw’okuba nti yasobola yekka okulengerera ewala era nga yasobola yekka okutumbula embeera ya Bannayuganda.