museveni jangu onumirize – Nambooze

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka akiikirira ekibuga ky’e Mukono Betty Nambooze Bakireke, ayagala Pulezidenti Museveni agende mu kkooti, amulumirize nga bweyakuma omuliro mu Bannayuganda okutta abanene mu Ggwanga.
Nambooze okwogera bino yabadde ku kkooti e Nakawa nga agenze okuwulira omusango ogwamuggulwako Gavumenti ng’emulanga okukuma omuliro mu bantu.
Omusango gwayongezeddwayo okutuuka nga 7-March-2019 oluvanyuuma lwa ba Puliida be okusaba akadde akawerako Nambooze asobole okugenda e Buyindi okujanjabwa.

Share.

Leave A Reply