Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 252 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Museveni ffe watusuula – Abakadde

November 5, 2018 · Mubiru Ali

Abakadde mu ggombolola y’e Kawempe bakukkulumidde Pulezidenti Museveni olw’okusasaanyiza ensimbi ku bavubuka bbo n’abeerabirira ddala kyokka nga bebazze bamulonda emyaka gyonna.
Bannamukadde bano kati baagala Gavumenti ebazimbire enkambi nga balabirirwa eyo bawone okukakaalukanira mu byalo nga batuuse mu myaka egitawoomya ttooke.