Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 773 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Museveni FDC akyagikozesa nnyo – Hon. Ssemujju

November 7, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka wa Munisipaali y’e Kira, Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nategeeza nti ebibiina by’obufuzi mu Uganda tebisobola kubaako kyebikola era nti bijja kusigala ku kimu kyakukozesebwa kulwanirira ddembe lya buntu okutuusa nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni akkirizza nti omuntu omulala yenna asobola okwesimbawo n’awangula oba n’awangulwa ate awanguddwa nawaayo obuyinza mu mirembe.
Ono agamba nti kino kiri bwekityo kuba Museveni mwetegefu okukola buli ekyetaagisa okumenyamenya ebibiina by’obufuzi byonna.
Ssemujju agamba nti era ye simwetegefu na kwonoona budde bwe nti atereeza Forum for Democratic Change okutuusa nga Museveni avuddewo kubanga nebwebanakola batya era ajja kugitabangula kubanga eyo ye nkola ye.