Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 313 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Museveni atongozza Bus Kayoola, ekozesa amasannyalaze g’enjuba.

February 16, 2016 · Mubiru Ali

FB_IMG_1455618738814

Pulezidenti Museveni mu ttuntu lya leero atongozza Bus Kayoola ekozesa amasannyalaze g’enjuba eyakolebwa Yunivasite ye the Makerere.

Bus eno etuuza abasaabaze 32 yakolebwa abayizi abasoma amagezi ag’ekikugu nga bakulirwamu kakensa Tokodri Tagboa era eyakuliramu okukola emmotoka emanyiddwa nga Kiira EV ng’akozesa sent ezaava mu Kakkalabizo lya Pulezidenti Museveni.

Bus eno egezeseddwa ku luguudo era abaagikola bagamba nti nnungi nnyo era ekwatagama bulungi n’embeera y’obudde.

Wabula Pulezidenti Museveni mu kutongoza Bus eno atenderezza nnyo obukugu nti era kino kyafaayo nnyo mu ggwanga Yuganda.

FB_IMG_1455618763088