Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 36 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Museveni atongozza akatabo Masturd Seed ekitundu ekyokubiri.

February 7, 2016 · Mubiru Ali
Ekifaananyi kivudde wa Sarah Kagingo.
Ekifaananyi kivudde wa Sarah Kagingo.

Akutte bendera ya NRM mu kuvuganya ku ntebe y’obwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atongozza akatabo ke akayitibwa Masturd Seed ekitundu ekyokubiri.

Akatabo kano kakwata ku bulamu bwa Museveni bweyali omuto ne mubiseera bye eby’okusoma era akatongolezza ku Serena Hotel mu Kampala.  Ekitundu eky’akatabo kino ekyasooka kyatongozebwa mu 2009.