BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Museveni asoomoozezza abawakanya ebbago ly’etteeka ly’ettaka

Pulezidenti Museveni asoomoozezza abo bonna abawakanya ebbago ly'etteeka ly'ettaka 

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asoomoozezza abo bonna abagamba nti aliko ettaka lyeyali anyaze mu myaka asatu mu gumu, nti baleete obujulizi. 

Museveni agamba nti ettaka lyokka lyeyafuna liri mu bitundu by'e Bar-alegi mu Disitulikiti y'e Otuke, nti yalifuna asobole okusinziira awo okulwanyisa Joseph Kony ate n'ababbi b'ente e Karamoja era kati mulimu nkambi ya maggye .

Wetwogerera Pulezidenti Museveni ali mu bitundu by'amambuka ga Yuganda ng'asinziira mu mikutu gya Laadiyo ez'enjawulo okunnyonnyola abantu boomu bitundu by'e Lango ne mu mambuka g'eggwanga ku nsonga z'obwa nnannyini bw'ettaka ate n'engeri Gavumenti gy'eyinza okufunamu ettaka ku bantu ekolereko emirimu egikulaakulanya eggwanga 

Ayongerako nti ab'oludda oluvuganya Gavumenti balemesa enkulaakulana ezireetebwa NRM.

 

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply