Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 116 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Museveni annyonnyole eggwanga kiki ddala ky’ayagala okukolera Besigye – Nambooze

October 16, 2016 · Mubiru Ali

Omubaka mu Palamenti owa Municipaali y’e Mukono, Betty Nambooze Bakireke ayagala Palamenti esse Pulezienti Museveni ne Gagumenti ye ย ku nninga bannyonnyole enteekateeka gyebalina ku Dr.Kizza Besigye, gw’agamba nti eddembe lye lisiimuliziddwako ettoomi.

Nabooze ayagala olutuula lwa Palamenti olw’enjawulo Pulezidenti mwanaayita okunnyonnyola eggwanga Ku kiki ddala kyebaagala okukolera Besigye era boogere n’omusango gweyazza okusinga okumusiba,okumutulugunya wamu n’ebirala ebimukolebwako.