Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 211 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Museveni anjuuya nange muyuuya – Lukwago.

January 27, 2016 · Mubiru Ali

Omuloodi wa Kampala Erias Lukwago agamba nti Pulezidenti Museveni amuyuuya mu Kampala era amubuzizzaako embiibya mu nkola ye ey’emirimu gya Kampala nga Meeya, era Lukwago akakasa nti yadde guli gutyo naye ayuuya Museveni.

Lukwago ayongerako nti Yuganda eno esobola bulungi okukyuka Museveni nebwaba taliiwo.

Bino Lukwago yabyogeredde mu lukungaana kasiggu Besigye lweyakubye a kawungeezi akayise e Buwama mu disitulikiti ye Mpigi mu kaweefube w’okuyigga akalulu ku kifo ky’ entebe y’eggwanga.