Breaking
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 430 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Museveni alonze Guti okukulira Kooti ya Magye.

May 18, 2016 · Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni eyaakalayira ku kisanja ekipya alonze Lt Gen. Andrew Guti okukulira Kooti y’ekinnamagye e Makindye.ย 

Lt Gen Guti alondeddwa okudda mu bigere bya Maj General Levi Karuhanga eyava mu bulamu bwensi eno ebbanga ttono eriyise mu mwaka guno.

Guti yakulirako eggye ly’omukago gwa Africa ekkuuma ddembe e Somalia era nga mu gimu ku misango gy’ayolekedde okutandikirako mwe muli n’oguvunaanwa General Sejusa.