Breaking
News: Eddogo mu bayimbi terigambika. Abegabya collabo tojja owedde. Amasaba gali e Makindye gasinga studio News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 550 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Museveni alangiriddwa ku buwanguzi bw’akalulu ka 2016 n’ebitundu 60.75 %

February 20, 2016 · Mubiru Ali

FB_IMG_1455987700949

Yoweri Kaguta Museveni emyaka emirala etaano agyeddizza okuweza 35 ku ntebe .

Alangiriddwa Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Eng. Dr. Badru Kiggundu essaawa nga zikunukirizza okuwera ekkumi e Namboole awabadde e ggattiro ekkulu.

Wabula Eng Badru Kiggundu yeetondedde eggwanga olwa obugulumbo obwetobese mu kalulu era n’ategeeza nga guno gwemulundi ogusembyeyo okutegeka akalulu ye ne ttiimu ye kubanga emyaka 15 gy’akulidde akakiiko kano, ekiseera kiba kiweddeko.

Bigenze bwebiti :

Museveni : 60.75%
Besigye : 35.3%
Mbabazi :1.43%
Bwanika : 0.93%
Baryamureeba : 0.55%
Kyalya : 0.44%
Maj Biraaro : 0.27%
Mabiriizi : 0.26%