Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 90 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Museveni akakasiddwa okukwatira NRM bendera nga taliiko amuvuganya.

September 20, 2015 · Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni akakasiddwa okukwatira ekibiina kya NRM bendera nga taliiko amuvuganya mu kibiina,, ku kuvuganya ku Ntebe y’eggwanga mu Kalulu ka 2016.

Museveni alangiriddwa akulira ebyokulonda mu NRM Dr. Tang Odoi enkya ya leero wali ku kitebe kya NRM ku Kyaddondo road mu Kampala.

Wabula oluvannyuma Museveni ayogeddeko eri abawagizi be era n’abakakasa nti obwavu bugenda kufuuka lufumo mu Uganda.