Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 114 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Museveni agugumbudde Mbabazi lwa kumwesimbako .

November 6, 2015 · Mubiru Ali

12196132_1041028009251405_907197446106507744_nEyeesimbyewo ku bwa Pulezidenti bwa Yuganda mu kalulu ka 2016 Yoweri Kaguta Museveni , agugumbudde John Patrick Amama Mbabazi lwa kumwesimbako mu kalulu ka 2016 . Musevenini ayise Mbabazi omwana era ebbujje .

Museveni bino abyogeredde mu kutongoza Manifesto ye eya 2016 wali ku Imperial Royale Hotel mu Kampala.