Museveni agenze Iganga kuwenjeza wa NRM kalulu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni olwaleero akkiridde mu Disitulikiti y’e Iganga okuwenjeza munna NRM akalulu ak’okuddamu okulonda omubaka omukyala owa Disitulikiti eyo okw’okubeerayo olwokuna lwa ssabbiiti eno.

Omusasi waffe obuuyo obwo, ¬†Willy Basoga Kadaama atutegeezezza nti Pulezidenti Museveni era nga ye Ssentebe w’ekibiina kya NRM agenze okwogerera mu nkungaana ez’enjawulo eza Brenda Asinde akwatidde NRM bbedera.

 

Share.

Leave A Reply