Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 181 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Museveni agamba akkiriza okuwaayo obuyinza singa awangulwa.

November 19, 2015 · Mubiru Ali

Akutte bendera ya NRM ku bwa Pulezidenti mu kalulu ka 2016, Yoweri Museveni agambye nti akkiriza okuwaayo obuyinza mu mirembe singa aba awanguddwa mu kalulu ka 2016, nti kubanga tanoonya mulimu mu byabufuzi.

Museveni bino abyogeredde mu Arua mu bitundu bya West Nile gy’ali kati mu kuwenja akalulu k’obwa President ku kisanja kye ekyokuna.