Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 182 listening Simba FM Live

Musasule abasomesa bammwe – Minisitule

May 26, 2020 · Mubiru Ali

Minisitule y’Ebyenjigiriza evuddeyo neragira Bannanyini wamu n’Abakulira Amasomero naddala agobwannanyini okuvaayo basasule Abakozi bonna mu masomero omusaala gwabwe omujjuvu ogw’emyeezi gya ttaamu esooka kuba Amasomero webagagambira okuggalawo gaali gakoze embalirira nga balina okusasula abasomesa n’abakozi alabala nga balinawo n’ensimbi zebakungaanyizza. Ejjukizza nti ne Gavumenti esasula Abakozi baayo.