Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 624 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Musango okuwa Police amawulire ag’obulimba – Museveni

December 29, 2016 · Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni avumiridde abantu abawaayo amawulire agoobulimba eri Police okufuna ssente mu ngeri eyoolukujjukujju ku butabanguko obwaliwo e Kasese gyebuvuddeko.

Omukulembeze w’eggwanga agamba nti guno guba musango gwennyini okuwa ekitongole kya Gavumenti amawulire agoobulimba, n’agamba nti baalibadde baleka Police neekola omulimu gwayo bulungi.

Bino abituuseeko bwabadde nga asisinkanye abamu ku bakulembeze okuva mu Disitulikiti ey’e Kasese, nga bakulembeddwamu omubaka mu Palamenti owa Disitulikiti y’ e Kasese era nga yaakulira abooludda oluvuganya Gavumenti, Winnifred Kiiza.