Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 376 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Musajja mukulu myaka 67 yeesaze obulago n’afa – Luweero

February 12, 2018 · Mubiru Ali

Waliwo musajja mukulu atemera mu gy'obukulu 67  e Kasana Luweero eyeggye mu bulamu bwensi eno olwaleero .

Entabwe eviiriddeko ono okwetta tannategeerekeka naye nga amannya ye Guster Muwonge. 

Omusasi waffe atutegeezezza nti Ssentebe w'ekyalo ono alabye ku Muwonge ono bw'abadde asaba akambe okusala olulagala wabula ate oluvannyuma bagenze okulaba nga yeesaze obulago era bagenze okumuduukirira nga basiwa nsaano ku mazzi era bw'atyo n'akkirira ezzirakumwa. Wabula kigambibwa nti okuva lweyalongoosebwa omutwe yatabukamu. Kitalo!