Musajja mukulu myaka 40 afiiridde mu loogi – Masaka

Musajja mukulu ategeerekese nga Nyanzi Kasimu myaka 40 afiiridde mu loogi e Kijjabwemi Masaka enkya ya leero bw'abadde agenze okwesanyusaamu ne malaaya.

Abakozi ku loogi eno eyitibwa Kiss baguddemu ekyekango bwebasanze musajja mukulu ono abadde omutuuze woomu Nyendo mu Disitulikiti y'e Mityana nga zembuyaga ezikunta ate nga malaaya gw'abadde naye atemya bukofu.

 

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Typhoon Swirls