Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 334 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Musajja mukulu myaka 34 yeganzise ku mwana we.

January 14, 2016 · Mubiru Ali

Police ku kyalo Lubaga Kammengo mu gombolola ye Kyannamukaaka mu disitulikiti ye Masaka etaasizza ssemaka musajja mukulu myaka 34 ku batuuze abaabadde beesomye nga bakutte emikuza nnyana okumiza omusajja ono omusu .

Lorentino Lubega asimattuse okulembalemba olw’ekaganga yeekakaatise ku muwala we myaka 3 n’amugogombola obugogo mbu lwa kwesasuza mukyala we butamuwa kaboozi ka kikulu okumala emyezi ena . Nga kati wetwogerera atemeza mabega wa mitayimbwa .

Lino litusakiddwa Margert Kayondo .