Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 373 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

‘musabire sipiika’ – jacob oulanyah

March 27, 2019 · Mubiru Ali

Omumyuka w’omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah yavuddeyo olunaku lw’eggulo nasaba Bannayuganda okwewala engambo ezibungesebwa ku mikutu gya ‘Social Media’ nga embeera y’omukubiriza w’Olukiiko olukulu Rt. Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga bweri embi ennyo nti sibituufu.
Ono yategeezezza ababaka nga abasawo bwebakoze omulimu ogwamaanyi okulaba nti embeera ya Sipiika etereera era nga kati agenda akuba ku matu.