Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 285 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Musaaga tetujja kuzikiza – Hon. Mpuuga

September 15, 2023 · Mubiru Ali

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba agamba nti oluvannyuma lw’omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine okuwummulamu wiiki 2 wakuddamu okutalaaga eggwanga nga ne Masaka wakutuukayo. Mpuuga yasabye abantu obutawubisibwa kiragiro kya Uganda Police Force kyagamba nti tekiri mu mateeka nti era NUP yakugenda mu maaso n’okukola emirimu gyaayo nga bweyakirambika.